" Avete ricevuto gratuitamente, date gratuitamente"  (Matteo 10:8)

HOME  |  MAPPA DEL SITO  |  CONTATTI  |  AIUTO    
Studi Biblici Libri Cristiani Gratuiti eBook Cristiani Gratuiti Riguardo a Noi
 



Libro Stampato assolutamente GRATUITO
- edizione Luganda # 1

 


OZAALIDDWA OMULUNDI OGW'OKUBIRI MU MAZZI N'OMWOYO?

  • ISBN : 8983140887
  • Pagine : 366
  • Riguardo a questo libro
  • Indice
 

Annotation

OZAALIDDWA OMULUNDI OGW'OKUBIRI MU MAZZI N'OMWOYO?

Omulamwa

Omulamwa oguli mu mutwe gunno gukwata ku "kuzalibwa natte mu mazzi n'mwoyo". Ekitabo kino kitunnyonyola mubujjuvu bwetuyinza okuzaalibwa amazzi n'mwoyo. Ebinyonyoledwa mu kitabo kino bisibuka mu musinji n'okusomesa kwa Bayibuli. Amazzi galaga okubatiza kwa yesu mu mugga Yoludaani; era ne Bayibuli egamba nti ebibi byaffe byonna byatwalibwa Yesu; Yokaana omubatiza bwe yali ng'amubatiza.

Yokaana ye yali akikirira abantu bonna ab'okunsi era yali muzzukulu wa Alooni, kabona omukulu. Alooni yasaanga emikono gye ku mutango ( oluusi yali mbuzi ) naayisa ebibi byabaisirairi kulunaku olw'okuba omutango. Ekifananyi (kino ekyedda) kisikirize kyebyo ebintu ebirungi ebiggya. Yesu yabatizibwa nga'ssibwaako emikono mu Yoludaani. N'olwekyo yatwagala era yakomererwa, tusobole okuba abatukirivu, era asobole okusasulira ebibi byaffe okuyita mukubatiza kwe.

Naye abakiriza (abalokole) abasinga tebamanyi lwaki Yesu yabatizibwa Yokaana Omubatiza mu mugga Yoludaani. Okubatiza kwa Yesu gwe mulamwa mu kitabo kino ate n'ekitundu ekyenkalakalira mu njiri y'amazzi n'omwoyo. Okugyako nga tukiriza mu kubatiza kwa Yesu n,omusalaba gwe, tetuyinza kuzaalibwa gwakubiri.


Okuva mu Kampuni efulumya

Rev. Paul C. Jong abadde abuulira enjiri eyokubatizibwa n'omwoyo, okumala emyaka ejjisuka mu abiri. Awandiise ebitabo ebirala nga ataano ebyabakiriza. Ebisingawo ku bino bivuunulidwa mu nnimi ataano n'okusukawo.

Obububaka bwe bwa mwoyo era bwamaanyi. Mazimaddala abasomi b'ebitabo bye banaazalibwa natte era banajjuzibwa omwoyo omutukuvu. Tukakasa nti kino kye kitabo kyetusoose okuwandika nga tubuulira enjiri ey'okubatizibwa amazzi n.omwoyo omutukuvu ng'omusinji gusibuka mu byawandikibwa mu Bayibuli.


 

 
Free Christian Books
    Lista dei libri gratuiti
    Edizione Luganda 1
 
  • Riguardo a questo libro
  •  
  • Indice
  •     Il servizio di libri gratuiti
        Come richiedere i libri gratuity
        Le domande pił comnuni
    Osserva il
    Cestino

       
    Copyright © 2001 - 2019 The New Life Mission. Diritti riservati.