Search

หนังสือ หนังสืออิเล็กทรอนิค
และหนังสือเสียงฟรี

ข่าวประเสริฐของน้ำและพระวิญญาณ

OZAALIDDWA OMULUNDI OGW’OKUBIRI MU MAZZI N’OMWOYO?
  • ISBN8983140887
  • หน้า366

ภาษาลูกันด้า 1

OZAALIDDWA OMULUNDI OGW’OKUBIRI MU MAZZI N’OMWOYO?

Rev. Paul C. Jong

Ebirimu

Enyanjula

Ekituundu Ekisooka—Okubuulira
1. Tulina okusooka okumanya ekibi mu ffe tulyoke tununulibwe (Makko 7:8-9, 20-23) 
2. Abantu tuzaalibwa tuli bonoonyi (Makko 7:20-23) 
3. Ebintu byetukola bwe’tubikola ku lw’amateeka tununulibwa? (Lukka 10:25-30) 
4. Obununuzi obw’olubeerera (Yokaana 8:1-12) 
5. Okubatizibwa kwa Yesu n’omutango gw’ebibi (Matayo 3:13-17) 
6. Yesu Kristo yajja ku bw’amazzi, Omusaayi n’Omwoyo. (1 Yokaana 5:1-12) 
7. Okubatiza kwa Yesu ky’ekifananyi (ky’ekyokulabirako) Eri abononyi (1 Peetero 3:20-22) 
8. Enjiri y’okutangirira okungi (Yokaana 13:1-17) 

Ekituundu eky’okubiri—Eby’enkomerero
1. Obujulizi bw’Obulokozi 
2. Eby’okunnyonyola ebirala 
3. Ebibuuzo n’Ebyokuddamu 
 
Nkakasiza ddala nti omuwendo gw”Ekitabo kyonna ekiwandiikibwa guli mu kumanya nti obubaka obuwandiikiddwamu tebuyinza kusangibwa mu kitabo kirala kyonna ekiwandiike. Ebitabo byaffe tebikubibwangako mu kifo kyonna; bippya ddala – ng’era n’Omulamwa oguwandiikiddwamu bwe guil. By’ebitabo ebisookedde ddala okwandiikibwa mu mulembe gwaffe nga bitulaga ekyama ekikusike eky’Okubatiza kwa Yesu (nga bwe yabatizibwa Yokaana omubatiza). Tusaanye tumanye nti Ekkanisa eyasooka teyakuzanga mazaalibwa ga Mukama waffe. Wayitawo emyaka bibbiri, olwo Ekkanisa nelyoka etandika okukuzza amazaalibwa. Olwo ekkanisa eyasooka awamu n’Abayigirizwa ba Yesu bali bakuza olunaku lwa Januwaali 6. Luno lwe lunaku Yesu Kristo lwe yabatizibwa mu mugga Yoludaani; Yokaana omubatiza ye yamubatiza.
ดาวน์โหลดหนังสืออิเล็กทรอนิค
PDF EPUB

หนังสือที่เกี่ยวข้องกับชื่อนี้