Search

GRÁTIS: LIVROS IMPRESSOS,
eBOOK E AUDIO-BOOKS

O Espírito Santo.

Omwoyo omutukuvu abeera mu nze - Engeri entuufu era ekkirizibwa ey’okufuna Omwoyo Omutukuvu
  • ISBN9788928200450
  • Páginas382

Luganda 3

Omwoyo omutukuvu abeera mu nze - Engeri entuufu era ekkirizibwa ey’okufuna Omwoyo Omutukuvu

Rev. Paul C. Jong

EBIRIMU

Enyanjula

Ekituundu ekisooka ─ Okubuulira
1. Ebikolwa by’Omwoyo Omutukuvu okusinziira ku bisuubizo bya Katonda mu Byawandiikibwa (Ebikolwa by’Abatume 1:4-8) 
2. Mazima ddala omuntu yenna ayinza okufuna Omwoyo Omutukuvu mu manyi ge ye? (ayinza okugula Omwoyo Omutukuvu?) (Ebikolwa by’Abatume 8:14-24) 
3. Mwaweebwa Omwoyo Omutukuvu bwe mwakkiriza? (Ebikolwa by’Abatume  19:1-3) 
4. Abo abalina okukkiriza ng’okw’Abayigirizwa (Ebikolwa by’Abatume  3:19) 
5. Oyagala okusa ekimu n’Omwoyo Omutukuvu? (1 Yokaana 1:1-10) 
6. Kkiriza, Omwoyo Omutukuvu alyoke abeere mu ggwe (Matayo 25:1-12) 
7. Enjiri enungi esobozesa Omwoyo Omutukuvu okubeera mu bakkiriza (Isaaya 9:6-7) 
8. Amazzi ag’obulamu ag’Omwoyo Omutukuvu gakulukuta nga gava mw’ani? (Yokaana 7:37-38) 
9. Enjiri y’okubatiza kwe eyatutukuza (Abefeso 2:14-22) 
10. Ttambulira mu Mwoyo! (Abagalatiya5:16-26, 6:6-18) 
11. Okutambulira mu bulamu obujjudde Omwoyo Omutukuvu (Abefeso 5:6-18) 
12. Okutambuliranga mu bulamu obujjudde Omwoyo Omutukuvu (Tito 3:1-8) 
13. Emirimu n’Ebirabo eby’Omwoyo Omutukuvu (Yokaana 16:5-11) 
14. Okwenenya okw’amazima era okutusobozesa okufuna Omwoyo omutukuvu kwe kuliwa? (Ebikolwa by’Abatume 2:38) 
15. Bw’omanya Amazima, osobola okujjuzibwa Omwoyo Omutukuvu (Yokaana 8:31-36) 
16. Ekiluubirirwa ky’abo abafuna Omwoyo Omutukuvu (Isaaya 61:1-11) 
17. Kitugwanira okukkiriza n’okusuubira mu Mwoyo Omutukuvu (Abaruumi 8:16-25) 
18. Amazima agaluŋŋamya abakkiriza okujjuzibwa Omwoyo Omutukuvu (Yoswa 4:23) 
19. Enjiri enungi eyatuggulira oluggi tutuuke ewa Katonda (Matayo 27:45-54) 
20. Omuntu alina Omwoyo Omutukuvu mu bujjuvu alunŋŋamya abalala mu kkubo ettuufu ery’okufuna Omwoyo (Yokaana 20:21-23) 

Ekituundu ekyokubiri ─ Ebyenkomerero
1. Obujjulizi obw’Obulokozi 
2. Ebibuuzo n’Ebyokuddamu 
 
Mubu Kristayo leero ensonga ezikyasinze kwogerwako ennyo ze 'okulokolebwa okuva mu bibi' ne ' okubeera no Mwoyo Mutukuvu. Naye batono nnyo abalina amageezi amatuufu kunsonga zino nnewakkubadde nga ze ensonga ebbiri enkulu muKristayo. Ekyo'mutawaana kiri nti tetulina kyawandikibwa kya Baibuli ekiyigiriza ekiyigiriza mubulambulukufu kunsonga ezo waggulu. Wabaddewo abawandiisi abaKristayo bangi anga baggulumiza ebirabo byo Mwoyo Mutukuvu oba nga bannyonyola obulamu obwajjuzibwa oMwoyo. Naya teri nooomu kubo afaayo kukibuuzo, 'Omukkiriza mubutuufu afuna atya omwoyo omutukuvu? Lwaki? Ekyewunyisa kiri nti tebasobola kuwandiika mubujjuvvu kukyo kubanga okumanya okutuufu tebakulina kukyo. Bwatyo Nnabbi Koseya bwayogera" Abantu bange babula olwo kubulwa okumanya. ennaku zino abaKristayo sibatono abawalulwa eri enjigiriza za'madiini ezobulimba nga'basubira okufuna o Mwoyo Omutukuvu. Bakkiriza nti banafuna oMwoyo Omutukuvu bwebanabeera mu mbeera yokukankana no kwekasuka wansi ebigwo. Naye siba mulimba bwe ngamba nti okukkiriza kwengeri nga eno kujjulula obuKristayo okufuukanga obusamize era ebyo byonna biva mubulimba bwa Setaani
Omuwandiisi Paul C. Jong annyonyola ekituufu. Ensonga zino enkulu azigendera ddalla ebuziba abawandiisi abasinga obungi zebalemwa edda. Okusooka annyonyola' okuzalibwa omulundi ogwo kubiiri' kye kitegeeza ate no' kubeera no Mwoyo oMutukuvu munda' era ayongera okunnyonyola enkolagana enkulu wakati wensonga zombi. Owo Naagenda nga 'menya mubujjuvu ebikwata ku Mwoyo Omutukuvu okuviira ddala 'kukwawula emyoyo okutuuka ku 'bulamu obwajjuzibwa omwoyo.
Okufuna ebisingawo, omuwandiisi akuwa amageezi okukebera ebiri mukitabo ku webusaiti.
Baixar eBook
PDF EPUB

Livros relacionados a esse título