• 所有新生命宣教會 The New Life Mission 網站上的電子書和有聲書均可免費下載
  • 探索以多種語言提供的全球性講道
  • 查看我們已翻譯成27種語言的網站
  • 第1、2卷新修訂版已全新推出
Search

免費電子書和有聲讀物

水與靈的福音

DDALA OZAALIDDWA OMULUNDI OGW’OKUBIRI MU MAZZI NE MU MWOYO OMUTUKUVU? [Ekitabo Ekipya Ekirongooseddwa]

DDALA OZAALIDDWA OMULUNDI OGW’OKUBIRI MU MAZZI NE MU MWOYO OMUTUKUVU? [Ekitabo Ekipya Ekirongooseddwa]

作者 Rev. Paul C. Jong ISBN 9788928261864 頁碼 382
盧甘達語 1

下載免費電子書和有聲讀物

📖 立即線上閱讀
擁有平裝書
在亞馬遜購買平裝書

紙質書目前可在亞馬遜上單獨購買。(Kindle電子書也可下載)

Omutwe gw’ekitabo kino omukulu guli ku “kuzaalibwa omulundi ogw’okubiri mu Mazzi ne mu Mwoyo.”

Ekitabo kino kirina originality ku mulamwa guno. Mu bigambo ebirala, ekitabo kino kitulaga bulungi okuzaalibwa omulundi ogw’okubiri kye kitegeeza era n’engeri y’okuzaalibwa omulundi ogw’okubiri mu mazzi ne mu Mwoyo ng’ekiragiro kya Baibuli bwe kiri.

Amazzi galaga okubatizibwa kwa Yesu ku Yoludaani era Baibuli egamba nti ebibi byaffe byonna byaweebwa Yesu bwe yabatizibwa Yokaana Omubatiza. Yokaana yali mubaka w’abantu bonna era muzzukulu wa Alooni, Kabona Asinga Obukulu. Alooni ku Lunaku lw’Okutangirira yateeka emikono gye ku mutwe gw’omwana gw’endiga ogw’ekiweebwayo n’agiwa ebibi byonna eby’omwaka by’Abayisirayiri. Kino kisiikirize ky’ebintu ebirungi ebigenda okujja.

Okubatizibwa kwa Yesu kwe kuteeka emikono okw’amazima. Yesu yabatizibwa mu ngeri y’okuteeka emikono ku Yoludaani. Kale yatwala ebibi byonna eby’ensi ng’ayita mu kubatizibwa kwe era n’akomererwa okusasula ebibi ebyo.

Naye Abakristaayo abasinga tebamanya lwaki Yesu yabatizibwa Yokaana Omubatiza mu Yoludaani. Okubatizibwa kwa Yesu kye kigambo ekikulu eky’ekitabo kino era kitundu ekitayinza kuggibwawo mu Njiri ey’Amazzi n’Omwoyo. Tuyinza okuzaalibwa omulundi ogw’okubiri nga twesiga okubatizibwa kwa Yesu n’Omusaalaba gwe gwokka.

EBIRIMU
  • 0. Ennyanjula
Ekitundu Ekisooka—Okubuulira
  • 1. Tulina Okusooka Okumanya ebikwata ku Bibi byaffe okununulibwa (Makko 7:8-9, 20-23)
  • 2. Abantu Bazaalibwa Aboonoonyi (Makko 7:20-23)
  • 3. Bwe tukola ebintu okusinziira ku Mateeka, kiyinza okutulokola? (Lukka 10:25-30)
  • 4. Obununuzi Obutaggwaawo (Yokaana 8:1-12)
  • 5. Okubatizibwa kwa Yesu N’Okutangirira Ebibi (Matayo 3:13-17)
  • 6. Yesu Kristo Yajja mu Mazzi, Musaayi, ne Omwoyo Omutukuvu (1 Yokaana 5:1-12)
  • 7. Okubatizibwa kwa Yesu Kye Kifaananyi ky’Obulokozi eri Aboonoonyi (1 Peetero 3:20-22)
  • 8. Enjiri y’okutangirira Okungi (Yokaana 13:1-17)
Ekitundu Ekyokubiri—Omwongera
  • 1. Obujulizi bw’Obulokozi
  • 2. Ennyinyonnyola ey’okugattako
  • 3. Ebibuuzo n’Okuddamu
更多