• 所有新生命宣教会 The New Life Mission 网站上的电子书和有声书均可免费下载
  • 探索以多种语言提供的全球性讲道
  • 查看我们已翻译成27种语言的网站
  • 第1卷新修订版已全新推出
Search

免费电子书和有声读物

水与灵的福音

DDALA OZAALIDDWA OMULUNDI OGW’OKUBIRI MU MAZZI NE MU MWOYO OMUTUKUVU? [Ekitabo Ekipya Ekirongooseddwa]

DDALA OZAALIDDWA OMULUNDI OGW’OKUBIRI MU MAZZI NE MU MWOYO OMUTUKUVU? [Ekitabo Ekipya Ekirongooseddwa]

作者 Rev. Paul C. Jong ISBN 9788928261864 页码 382
卢甘达语 1

下载免费电子书和有声读物

📖 立即在线阅读
拥有平装书
在亚马逊购买平装书

纸质书目前可在亚马逊上单独购买。(Kindle电子书也可下载)

Omutwe gw'ekitabo kino omukulu guli ku "kuzaalibwa omulundi ogw'okubiri mu Mazzi ne mu Mwoyo."

Ekitabo kino kirina originality ku mulamwa guno. Mu bigambo ebirala, ekitabo kino kitulaga bulungi okuzaalibwa omulundi ogw'okubiri kye kitegeeza era n'engeri y'okuzaalibwa omulundi ogw'okubiri mu mazzi ne mu Mwoyo ng'ekiragiro kya Baibuli bwe kiri.

Amazzi galaga okubatizibwa kwa Yesu ku Yoludaani era Baibuli egamba nti ebibi byaffe byonna byaweebwa Yesu bwe yabatizibwa Yokaana Omubatiza. Yokaana yali mubaka w'abantu bonna era muzzukulu wa Alooni, Kabona Asinga Obukulu. Alooni ku Lunaku lw'Okutangirira yateeka emikono gye ku mutwe gw'omwana gw'endiga ogw'ekiweebwayo n'agiwa ebibi byonna eby'omwaka by'Abayisirayiri. Kino kisiikirize ky'ebintu ebirungi ebigenda okujja.

Okubatizibwa kwa Yesu kwe kuteeka emikono okw'amazima. Yesu yabatizibwa mu ngeri y'okuteeka emikono ku Yoludaani. Kale yatwala ebibi byonna eby'ensi ng'ayita mu kubatizibwa kwe era n'akomererwa okusasula ebibi ebyo.

Naye Abakristaayo abasinga tebamanya lwaki Yesu yabatizibwa Yokaana Omubatiza mu Yoludaani. Okubatizibwa kwa Yesu kye kigambo ekikulu eky'ekitabo kino era kitundu ekitayinza kuggibwawo mu Njiri ey'Amazzi n'Omwoyo. Tuyinza okuzaalibwa omulundi ogw'okubiri nga twesiga okubatizibwa kwa Yesu n'Omusaalaba gwe gwokka.

EBIRIMU
  • 0. Ennyanjula
Ekitundu Ekisooka—Okubuulira
  • 1. Tulina Okusooka Okumanya ebikwata ku Bibi byaffe okununulibwa (Makko 7:8-9, 20-23)
  • 2. Abantu Bazaalibwa Aboonoonyi (Makko 7:20-23)
  • 3. Bwe tukola ebintu okusinziira ku Mateeka, kiyinza okutulokola? (Lukka 10:25-30)
  • 4. Obununuzi Obutaggwaawo (Yokaana 8:1-12)
  • 5. Okubatizibwa kwa Yesu N’Okutangirira Ebibi (Matayo 3:13-17)
  • 6. Yesu Kristo Yajja mu Mazzi, Musaayi, ne Omwoyo Omutukuvu (1 Yokaana 5:1-12)
  • 7. Okubatizibwa kwa Yesu Kye Kifaananyi ky’Obulokozi eri Aboonoonyi (1 Peetero 3:20-22)
  • 8. Enjiri y’okutangirira Okungi (Yokaana 13:1-17)
Ekitundu Ekyokubiri—Omwongera
  • 1. Obujulizi bw’Obulokozi
  • 2. Ennyinyonnyola ey’okugattako
  • 3. Ebibuuzo n’Okuddamu
更多